Kabaka Ali Bweru Afuna Bujjanjabi-Kayikkiro

Katikkiro ng’ayogera mu lukiiko lwa Buganda. Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga ategeezezza Obuganda nti Kabaka wa Buganda, Ronald Muwenda Mutebi II ali bweru ggwanga gye yagenda okufuna obujjanjabi.  Katikkiro ategeezezza nti Nga March 21, 2024, Kabaka yagenda ebweru w’eggwanga okufuna obujjanjabi wabula ng’embeera y’obulamu bwe tennamusobozesa kukomawo kuba abasawo be bakyetaaga okumwetegereza engeri omubiri […]

Embeera Y’omubaka Ssegirinya Eyongedde Okweraliikiriza!

Embeera y’omubaka wa palamenti Muhammad Ssegirinya eyongedde okutabuka ekyeraliikirizza ennyo abawagizibe ne Bannayuganda bonna okutwalira awamu. Bano basabye abakulembeze mu kibiina kye ekya NUP ne Palamenti ya Uganda okukola kyonna ekisoboka okulaba nga bayamba ku ffamire ye okusobola okulaba ng’obulamu bwe butaakirizibwa. Ssegirinya ali mu ddwaliro lya Agha Khan e Kenya gy’amaze akaseera ng’ajjanjabibwa ebirwadde […]

You cannot copy content of this page