Ssemakadde Emirimu Agitandise na Maanyi-Agobye Ssaabawolereza wa Gavumenti ku Lukiiko

Ssemakadde yagobye Ssaabawolereza wa gavumenti, Kiryowa Kiwanuka ne ‘Solicitor General’, Francis Atoke ku lukiiko lw’ekibiina kino wamu n’ababakiikirira.